Genesis 40:20-22

20 aKu lunaku olwokusatu, lwali lunaku lwa mazaalibwa ga Falaawo, n’akolera abaweereza be bonna embaga, n’atumya omusenero n’omukulu w’abafumbi. 21 bOmusenero n’amuzza ku mulimu gwe, n’atandika okuweereza Falaawo, 22 ckyokka ye omukulu w’abafumbi n’amuwanika ku muti, nga Yusufu bwe yavvuunula ebirooto byabwe.

Copyright information for LugEEEE